Songtexte.com Drucklogo

Amaaso Songtext
von Winnie Nwagi

Amaaso Songtext

Hmmmm

Buno obuwoomi bwa sukaali
Chai na kadalasiini
Nkwagala okutuuka ku mwezi
Nzikiriza mbeere asikari
Nga nkukuuma n′akasaale my darling
Kye simanyi nkole research
Emisuwa nina emeka mbuuliraako
Osiiba muli nga weegiriisa
Akanyama akamyufu ku kyoto
Nga bw'onkalirira onkyusa bw′ondya

Amaaso gandi ku gwe
Ndidduka misinde bw'ompita ah
Njagala tukaddiwe nga yenze gw'oyita dear ah
Bw′olivuga akagaali, nange ndiba ku carrier ah
Njagala tukaddiwe nga yenze gw′oyita dear ah

Aka chapambalaasi ku mugongo bwe gutujja nkusiiga
Obugalo baabubumba mu kusanyusa awasiiwa nkutakula
Nnyumisiza obulamu nange
Nkunuune ng'omubisi nange
Nteeka mu plan naawe
Nkubalirako ebirungi darling
Hmmm nze nali nakoowa love
Naye gwe case yo, exceptional
Engeri gy′onkwata eri so so professional

Amaaso gandi ku gwe
Ndidduka misinde bw'ompita ah
Njagala tukaddiwe nga yenze gw′oyita dear ah
Bw'olivuga akagaali, nange ndiba ku carrier ah
Njagala tukaddiwe nga yenze gw′oyita dear ah

Bakuyita kweyisa abatulaba
Mbu twekoza bo bwe bagamba
Tebamanyi nti gwakusiima
Ondi wala ddala mu mutima ewasemba
Hmmm nze nali nakoowa love
Naye gwe case yo, exceptional
Engeri gy'onkwata eri so so professional

Amaaso gandi ku gwe
Ndidduka misinde bw'ompita ah
Njagala tukaddiwe nga yenze gw′oyita dear ah
Bw′olivuga akagaali, nange ndiba ku carrier ah
Njagala tukaddiwe nga yenze gw'oyita dear ah

Amaaso gandi ku gwe
Ndidduka misinde bw′ompita ah
Njagala tukaddiwe nga yenze gw'oyita dear ah
Bw′olivuga akagaali
Njagala tukaddiwe nga yenze gw'oyita dear ah

Songtext kommentieren

Log dich ein um einen Eintrag zu schreiben.
Schreibe den ersten Kommentar!

Quiz
Wer ist auf der Suche nach seinem Vater?

Fans

»Amaaso« gefällt bisher niemandem.