Songtexte.com Drucklogo

True Story Songtext
von A Pass

True Story Songtext

The feelings I have are so true, I love you
I love you oouou

Gwe weka gwe weka
Gwe njagala
Bwembela sefuna mbela sikulaba
Ndi nzeka
Sikulaba
Ndi nzeka
Sikufuna

Mukwano nsiiba nkusabila
Mba mu church nga omussumba
Nonya solution esinga
Kuba ensonga eganye okugonda
Abasawo ekilwadde kyabalema
Nasigaza gwe okunzijanjaba
Kati nesuubi siliyina kuba akapapula okakute ekibimba
Baby ozanya kilemya kuba oyagala nkite no sikwenenya
Nkusaba kimu kunzijukira kuba gwe weka amanyi bwenfanana


Gwe weka gwe weka
Gwe njagala
Bwembela sefuna mbela sikulaba
Ndi nzeka
Sikulaba
Ndi nzeka
Sikufuna

Mukwano Mbadde nkugamba newankubadde Oli wala
Omwoyo wange talikowa aliba nawe till the end time
Omutima nsiba ngugamba ngumikiliza Lulikya Nagya
Mukyizikiza ndyeyo munda Nempulila ogugwo bwegukona

Amanyi nsiba ngasonda kuba amaziima ondyeno munda
Bwenigwamu amanyi kenyita katonda mbela munyoma

Gwe weka gwe weka
Gwe njagala
Bwembela sefuna mbela sikulaba
Ndi nzeka
Sikulaba
Ndi nzeka
Sikufuna

The feelings I have are so true, I love you
I love you I love you

Songtext kommentieren

Log dich ein um einen Eintrag zu schreiben.
Schreibe den ersten Kommentar!

Fans

»True Story« gefällt bisher niemandem.